Olwali
Bano omukwano gubatikidde mu kkubo nebeemala eggoga
Poliisi mu ggwanga lya Russia eri ku muyiggo gw’abagaalana abeegadangidde mu kibuga wakati nga tebafuddeyo ku bakola egyaabwe
Abantu ababalabye beebakubye ebifananyi nebabiwa poliisi ebitadde ku mukutu gwaayo ng’ebuuza oba waliwo abamanyi.
Mu katambi akakwatiddwa, abagalaana bano balabwaako nga bazze ku kabalaza k’oluguudo awali ekibumbe ekiyiika amazzi kyokka ng’eno abantu bwebali mu kukola ebyaabwe nm’abatono abasigadde nga bakutte ku mimwa
Ababiri bano olumaze nebambala nebatambula nga beekutte nga bonna bafa essanyu.