Olwali
Ekirabo ky’emmere akitadde mu malaalo
Kati abantu abamu tobanyumiza kutya nga baagala okukola ssente.
Mu ggwanga lya Buyindi omusajja aguze ettaka okuli amalaalo nasalawo okugalekamu olwo nazimba ekiriiro ky’emmere nga gali munda.
eKiriilo kino kiri mu kibuga Ahmadabad era eno kusinga wagendayo baba bafa njala.
Kati kirabika abeeno ebyokutya abafu byebavako.