Olwali
Ekitabo ky’ebyafaayo
Ekitabo ekyabula ku muwala nga wa myaka 11 kyadaaki kkyekomezzaawo kyokka
Kitaawe w’omuwala ono yeeyali yamuwa ekitabo kino nga kati wayiseewo emyaka 66 era ng’omuwala ono wa myaka 80 wetwogererera
Betty Fowkes nga munnanasi wa Australia agamba nti ekitabo kino kyamuweebwa taata wa nga kirimu ebyamagero mu ssematalo ow’okubiri era nga kyaali kyabula kyokka ng’akisanze mu ssa w’assa ebitabo bye nga tekiriiko yadde enfuufu.