Olwali

Embwa ekubiddwaako Ttatoo

Ali Mivule

March 7th, 2014

No comments

Tatoo on dog

Abazungu byebakola tebiggwaayo.

Kati yye ono egeze embwa ye eri mu kulongoosebwa n’akwata omusaayi gwaayop n’agukozesa okugikubako ttatu

Ttatu eno ebadde ya mUtima oguyiseemu akasaale nga kabonero ka mukwano era bw’amaze awo n’awandiika ko n’erinnya lya mukyala we

Bino byonna ebikoze ng’embwa esirisiddwa era ng’ebadde mu tulo naye nga bagirongoosa

Wabula omusajja ono ayolese okuvunanaibwa emisnago gy’okulinyirira edembe ly’ebisolo.

Abalabye ku kifananyi kino bagamba nti yadde ssi kikyaamu kukuba ttatu ku mbwa naye okukikola mu kaseera k’obulumi kikyaamu