Olwali

Emmese ebagobye mu kiyungu

Ali Mivule

March 27th, 2014

No comments

big rat

Emmese eyakula n’ewola alesezzaawo abantu ekiyungu kyaabwe mu ggwanga lya Sweden

Emmese eno ebadde okumanya nene ebadde efubutula ne kkapa y’ewaka n’edduka

Omwami agambye nti mukyala we y’amukubidde essimu ng’ali ku mulimu n’amubuulira ku mmese eno era mu kusooka asoose kubiyita bya lusaago kyokka okugituukako kimuweddeko

Omusajja ono agambye nti ekisinze okumutiisa y’emmese eno okumutunuulira nga temujjaako maaso era mu kutya y’adduse