Olwali

Emotoka emulumbye mu kidiba kya mazzi

Ali Mivule

May 21st, 2014

No comments

Car in swimming pool

Mu ggwanga lya Russia,Omukyala abadde awuga, essanyu limuweddeko emmotoka bw’ematuse waggulu n’egwa mu kidiba ekizungu mw’abadde.

Ekidiba kye kiri mabega w’ekizimbe gaggadde nga kino emanju wasimba emmotoka.

Abadde avuga emmotoka eno emulemye okusiba okukkakkana ng’eyiseewo okutuuka mu puulu.

Omukyala ono azirikiddewo kyokka ng’abadde agivuga y’adduse okuva mu motoka n’ataasa omukyala ono abadde abide

Omusajja ono agamba nti yadde emotoka ye kyenkana esanyeew, musanyufu nti asobodde okutaasa obulamu bw’omukyala atalina musango