Olwali

Endogoyi eyagala malidaadi

Ali Mivule

February 18th, 2014

No comments

funky horse

Enjogera y’ekisa kitta etuukidde bulungi ku mboozi eno,

Mu ggwanga lya Germany, omukyala atutte endogoyi ewuwe okugiwonya omuyaga yejjusa

Endogoyi eno egaanye okuddayo ewaabwe waayo

Omukyala ono agambye nti alabye ng’omuyaga guno guyinza okweera endogoyi eno negujiviirako okufa era bw’atyo kwekugyetikka okutuusa ewuwe

Endogoyi eno asiiba yeeyagalira mu nju ey’ebbeeyi era nga Kati erya ne ku mmere y’abantu

Sebo endogoyi eno woomerwa nnyo swiiti, okunywa ku ka juyisi era nga mu kuwummulako bw’eba teyebase addda ku nanga n’enyiga nga bw’emwenyerere.