Olwali
enjaga mu bimuli
Abaddukanya ekibuga ekimanyiddwa nga Kazakh batandise okunonyereza ku njaga ebadde erimibwa mu bimuli by’ekibuga
Abatuuze beebalabye ng’ebimuli bijimuse nga bijjuddemu njaga ng’ebadde ewunya n’okuwunya ku nguudo
Abaddukanya ekibuga kino bagamba nti bagala akuzuula oba enjaga eno yalimwa mu butanwa oba mu bugenderevu