Olwali

Gwe bagobye ku mulimu akozze

Ali Mivule

April 3rd, 2014

No comments

Fat man blocked

Abantu bangi bassaako omugejjo nga nebwebakola ki tegulina gyegulaga

Ne Richard enzaalwa ye Bungereza yakola buli kimu naye nga tasala masavu naye mu bbanga ttomu omusajja ono kati nga wamulabye mutono muzibu

Richard ono yagobwa ku mulimu gyebuvuddeko era ogubadde ogubiri kati kabiri olw’ebiroowozo

Omusajja ono yali yalekera awo okuzina mu kiraabu ye gyeyalimu olwo obunene kyokka nga nayo yazzeeyo

Omusajj aono agamba nti yadde talina mulimu era munakuwafu musanyufu nti asobodde okudda ku zie ye.

Kati ndowooza abagaala okukojja mutegedde.