Olwali
Ka pillow ka bebekyaawa
Abantu bangi balwaawo nga tebaliiko bagalana era nga bawulira okiwuubulo emirundi mingi nga tebalina ababeezabeeza
Kati nno abazungu engeri gyebayiiya buli kimu bayiyiiza ka pillow akaliko n’emimwa abatalina bagalwa kebanakozesanga okweyigiriza oba obuterebira bwebanywegeera
Bu pillow buno bukoleddwa mu kibuga Florida ekya America nga buyamba ko abo abamenyeka emitima nabatamanyi kunywegeera
Akoze bu pillow buno agambye nti abukoledde mu kaseera ka valentiino kubanga akimanyi nti bangi abatalina bagalwa bafuna ekiwuubulo.