Olwali
Obugaali babuvuze bali bukunya
Enkumi n’enkumi z’abavuzi b’obugaali beebetabye mu mpaka z’obukunya okutumbula okuvuga eggali
Abantu bano bonna obugaali babutuddeko nga tebambadde yadde akagoye nga mu bitono oyinza okugamba nti babadde buswa.
Empaka zino zibadde mu kubuga Manchester ne mu Brigthin n’ebibuga ebitali bimu okwetoolola amawanga agatali gamu.
Mu kibuga Manchester, abavuzi b’obugaali bano basimbudde mu kibangirizi ky’abatuukirivy era ng’eno abantu bakutte ku mimwa nga n’abandi bavudde ku byebabadde bakola neberolera ku byeneena
Ategese empaka zino agambye nti empaka za luno zisombodde abantua basoba mu 200 ng’omuwendo guno gwekubisizzaamu mu gw’omwaka oguwedde