Olwali
Obuwale obusengejja omukka
Bw’oba oli eyo nga gwe omu ku bayisiza empewo mu kitanda nga mwebase bakuleeteddeyo akapya
Waliwo obuwale bw’omunda obukoleddwa nga buno bukwata omukka nebukendeeza ku buka bwaagwo emirundi bibiri.
Akawale kano buli lw’okooza oyongeramu eddagala gwe n’obeera nga weetewuluza nga bw’oyagala.
Omwogezi wa kkampuni ekoze obupale buno eya Shreddies mu Bungereza agamba nti ekigendererwa kuyamba bantu okukoma kwekuniza naddala nga bali n’abantu abalala mu kitanda omuli n’abagalwa baabwe