Olwali

Omugole asazeeko enviiri

Ali Mivule

October 14th, 2013

No comments

woman cuts off hair

Abakyala bangi beesunga embaga zaabwe olw’okwagala okwambala batonnye
Mu birala byebalowozaako ennyo zee nviiri era nga zino buli omu afuba okulaba nti y’asinga ennungi.
Kati nno ono yye yewunyisa kubanga ku mbaga ye yasazeewo asale akawalaata okufanaana bba.
Omukyala ono ow’emyaka 31 ategeezezza nti yakoma okusala enviiri nga wa myaka 16 era ng’akikoze ng’abanonero akalaga nti atandise bulamu obupya ne bba.
Omukyala ono agamba ntie ra nebba yamugamba nti amwagala wa kawalaata kale nga tayagadde amukalubirize