Olwali
Omukwano gubatisse
Abagaalana bano abasangibwa mu Spain, omukwano gubatisse era tebalinze ekigwo bakikwatidde mu kizimbe kya Banka.
Ababiri bano babadde mu kasenge k’obuuma obuwandula ensimbi (ATM) era tebalinze kufuluma nezidda okunywa.
Bano balengeddwa abantu ababadde ebweru nga balaba tebavaayo.
Poliisi eyitiddwa n’ebatwala alwakufuuna byeneena ate nga yyo banka ebalagidde okujjayo ensimbi zaabwe zonna lwakuvvoola kitiibwa kyaayo.