Olwali
Omukyala ono tawena
Kati eno ensi buli omu agiyiiya bubwe.
Mu ggwanga lya china waliwo omukyala atandise okukamula amabeerege nagagyamu amata olwo n’agakolamu ssabuuni.
Ono yazudde sukaali ono oluvanyuma lwamutabaniwe omuwere okugana okuyinka olwo nasalawo amata gano agoozese kyeyalabye nti gatukuza era yagenze n’okugasiiga mutabani ku lususu nga gawonya obuwere.
Ono kati yatandise dda okweranga ku mukutu gwa yintaneti era abantu abasoba mu 500 baatandis dda okusaba mu sabuuni w’amata g’amabere ono.