Olwali
Omulamuzi eyeeyambula azzeemu okukola
Mu ggwanga lya Bosnia omulamuzi eyasangibwa mu ofiisi ye ng’ali bute ayota musana azze ku mulimu
Omulamuzi ono Enisa yasooka kubuukabuuka mu awo mu ngeri y’okukola exercise era olwa mala n’agalamira ku meeza ye okwota omusana ng’ali bute
Ono nno abamulengera baali basajja abaali bayita ku ofiisi ye nga bakwata buli kimu kamera nga bayita mu ndabirwaamu y’eddirisa