Olwali
Omusajja amazeemua kagoba
Abayizi ku ssomero erimu mu Bungereza bakungaanye okwelorera ku musajja abadde yemala enyonta mu ngeri eyewunyisizza buli omu
Omusajja ono abadde obute teri ategedde gy’avudde kyokka ng’olutuuse mu nimiro z’essomero lino n’agwa wansi n’atandika okwemalako enyonta
Abayizi abangu bamukutte ku ssimu era kati ebifananyi bye bitunda nga keeki eyokya