Emboozi
Omusajja gwebatemako omukono aguzudde
Omusajja enzaalwa ye Vietnam eyatemwaako omukono emyaka egisoba mu ana emabega agufunye
Nguyen Hung yakubw aamasasi ku mukoo abajaasi ba America mu mwaka gwa 1966 era nebamusalako omukono kyokka ng’omusawo eyakikola yasalawo okuguterela okujjukirirako olutalo lwa Vietnam ne America
Omuukono gwavunda era n’asalawo okutereka amagumba kyokka emyaka 2 emabega yagajjayo n’atandika okunoonya oba nyini gwo akyaaliyo
Omusajja ono yesowoddeyo era nebakebera nga yye nanyini mukono,.
.Omusajja ono amagumba ge gamukwasiddwa nga kati abasawo bayiiya ngeri gyebayinz aokugasaako enyama omukono gwe gumuddizibweeeko