Olwali

Omuwala embereera aleese obujulizi

Omuwala embereera aleese obujulizi

Ali Mivule

October 26th, 2015

No comments

File Photo: Abagoole nga benywegera

File Photo: Abagoole nga benywegera

Omuwala eyasuubiza kitaawe nti ajja kwekuuma  azze n’ebbaluwa y’abasawo eraga nti abadde akyaali mbereera ku mbaga ye.

Omuwala ono Brelyn Bowman ebbaluwa ye gy’akwasizza kitaawe ng’eriko omukono gw’omusawo nti mu butuufu abadde talabanga ku musajja.

Ono afumbiddwa muganzi we gwebagaalanye okuva mu buto era nga bakubye ebirayiro ku mukolo ogukungaanyizza abantu abasoba mu 3,500