Olwali
Omuzadde atobye
Dala kizibu okusasula omuzadde.
Mu china taata asazewo okweyambula abayizi mu tendekero bamulabireko nga bakuba ekifaananayi kye olwo asasulwe.
Omusajja ono nga mulimi Zhao Changyong, 47, abadde yeetega pawundi £15,000 okujanjaba mutabani we abadde nekirwadde kyamagumba.
.Musajja watuu ono yasoose kutunda farm ye ensimbi nga tezimala, olwo kwekusalawo ekiba kibe naye nga mutabani we awonye.
Ekisinga okukuba enaku kwekuba nti abaana ababadde basiiga musajja mukulu ono kumpi bazukulu be, naye ensi eno, tojiletako malala.