Olwali
Omuzimu gumuweerezza ekifananyi
Bw’oba olowooza nti abazungu tebakkiririza mu ddogo osaana kuwulira bino.
Omukyala enzaalwa ye Romania agamba nti jjajja we eyafa amuwerezza ekifananyi kye ku ssimu.
Gina Mihai ow’emyaka 34 agamba nti atandise okufuna ekirowoozo nti jjajja we tateredde mirembe era ng’ekifananyi kino ekitutte eri omusawuzi n’amukakasas nti jjajja we atulugunyizibwa gyali
Kati abakkirizza bakungaanye nga bagenda mu maaso n’okusabira omwoyo gw’omugenzi okulaba nti gutereera gyeguli