Olwali
Omwana abadde abaza bakadde be bamukutte
Omuzadde abadde atambula agage kimuweddeko bwagudde ku mutabani we ng’ali mu kuzannya na bubwa obutaliiko nyini bwo
Omwana ono abadde abaza nga kitaawe ng’amulimba nti agenze kutambulamu ne banne olwo n’agenda eri obubwa buno
Omwana ono alabise ng’akikola buli lunaku kubanga obubwa olumulabye nebumuyiikira mu ngeri y’okumwaniriza
Bwebakebedde mu nsawo ye basazeemu emere gy’abadde yetikkira embwa eno buli lunaku
Bazadde bameka abagoberera abaana baabwe byebakola???