Olwali

Omwana bamuzaalidde mu kabuyonjo

Ali Mivule

March 4th, 2014

No comments

Toilet baby

Omuwala abadde tamanyi nti ali lubuto kata asuule omwana mu tooyi

Omuwala ono ow’emyaka 25 ng’abadde akyabeera wa bakadde be, olubuto olubadde lumuluma ennyo lwelumujje mu tolo ng’obudde bukya

Omuwala ono addukidde mu ttooyi kyokka kimuweddeko okuwulira nga bbebi akaaba

Omuala ono agambye bw’awulidde omwana akaaba, ayanguye okumubaka  era nga bagenze okumupmai ng’akunukkiriza mu kilo ssatu