Olwali
Omwenge gubizadde eddubu
Abantu abagaala omwenge gyebali nga gubasingira emmere
Mu kibuga Valencia ekya Spain, omusajja elumbiddwa enyonta y’akenge, asazeewo okusiba eddubu lye ku kitaala ky’okukkuba olwo neyesogga bbaala
Eddubu lino ly’abadde atambula nalyo lirabiddwaako nga likooye era ekivuddemu neyebaka
Nga wayise akabanga, zireese waddanga ono atandikiddewo okwekalakaasa nti babadde babbye eddubu lye