Olwali
Ono atunda mbuzi
Waliwo enjogera egamba nti buli omu kyalina kyaseera.
Mu ggwanga lya Bungereza waliwo omuwala asoma obusawo asazeewo yerange ku mukutu gwa yintaneti omusajja anasinga okuva e kasawo y’aba abuuka nekimeeme ye.
Omuwala ono agamba talabanga ku musajja yenna era analoza ku ssanyu lye nga bikira alina kusola nsimbi ziwerako.
Embooko y’omuwalo ono omubalagavu Elizabeth Raine, agamba asuubira okweyolera omudidi oguli eyo mu mitwalo gya pawundi nga 25 okuva eri nagagga anayagala okwegatta naye.