Olwali
Ono ekitone akirina mu mbwa
Abantu abalina ebitone tebaggwa mu nsi eno
Mu ggwanga lya Bungereza, omusajja eyasalwa ku mulimu n’asalawo okuyiga obukodyo bw’okugunjula embwa ebintu bitandise okumufunira
Alfonso asobola okukkakkanya buli kika kya mbwa omu n’endalu.
Abamutuukirira nga bagaala agunjule embwa zaabwe ebeyongeredde ddala era nga bangi bamwongera namu ku nsimbi
Bwowulira kino webuuza nti akikola atya.
Omusajja ono agamba nti tebyaali byangu kyokka nga bugumikiriza nga kulemerako.