Olwali
teri kwogera ludica
Nanyini kafo akalirwaamu mu America afulumizza amateeka agawera abakozi be okukozesa ebigambi by’ekiyaaye
Ono era aweze n’abakozesa olulimi lwebayita oluniga era ebigambo byonna n’abikuba ku lupappula lw’atimbye
Mu ngeri yeemu ono aweze ebya bakozi abamala gakozesa ebigambo ebiboola abelian ekirwadde kya Ebola
Kati manyi waliwo abagamba nti n’ebigambo ebimu biwerebwe wano, ssi byangu