Bya Sam Ssebuliba
Government egamba erina entekateeka okuwayangamu ne bannamawulire owa buli mwezi okumanya ebigenda maaso mu bitongole ebyenjawulo.
Minista webyamawulire nebyekikugu, Frank Tumwebaze abadde ayogerera ku mukolo gwe ddembe lyabannamwulire nalyoka alangirira entekateeka ngeno.
Ategezezza nti entekateeka eno egenda kutandika okukola mu mwaka gwebyensimbi ogujja.