Amawulire
museveni yakoze nsobi okuteeka amaggye mu poliisi
Bya Rita Kemigisa, Abagoberezi b’eby’obufuzi banenyeza pulezidenti museveni olw’okulonda bannamaggye okukulembera ebitongole bya poliisi.
Maj Gen Sabiiti Muzeyi ng’ono y’amyuka ssabapolice kati yegatidwako Brig Jack Bakasumba, Brig Godfrey Golooba, Colonel Jese Kamunanwire ne Chris Ddamulira nga nabo bakukulira ebitongole
Kalondoozi we byobufuzi Siraje Kifampa agamba nti kino museveni yakibaze bubi nekigendererwa ekyokufuula police eyekinnamaggye noluvanyuma etwale emirimu gya police