Amawulire
Kayima yafiridde mu kinabiro
Bya Sadat Mbogo
Omusajja wa Kabaka ow’essaza ly’e Mawokota Kayima David Ssekyeru afudde.
Kigambibwa nti ono yagudde mu kinaabir, ng’afudde bwabadde atwalibwa mu ddwaliro e Mengo.
Sekyeru yatuzibwa u mbuga y’essaza e Butooro Mawokota mu mwezi ogwokusaatu nga y’addira Nawuba Kifulukwa mu bigere.