Amawulire
Entaana y’omwana basanze nkalu
Bya Abubaker Kirunda
Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Mawoito mu gombolola ye Butagaya e Jinja, bwebagudde ku ntaana yomwana owemyaka 5 nga nkalu, ebisigalira byajiddwamu.
Emmanuel Muyanda yali mutabani wa Fred Musobya era yafa emyaka 3, ejiyise.
Owebyokwerinda ku kyalo Dalausi Mugaya ne taata womwana bagamba nti, batebereezza abasawo bekinansi bebazikudde entaana eno.