Skip to content Skip to footer

Owa boda boda bamusse

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi e Kiruhura enonyereza ku butemu obukoleddwa kuwa boda boda Taremya Samuel.

Omugenzi abadde aweza emyaka 22 ngabadde akolera ku stage ye Nyakasharara, ku kyalo Rwamasasi mu gombolola ye Kitura.

Kigambibwa nti yatiddwa abatamanya ngamba, oluvanyuma omulambo gwe nabagusuula ku faamu, emu.

Poliisi egamba nti okunonyereza kutandise.

Leave a comment

0.0/5