Amawulire
Abébyóbulamu balabudde nti ekirwadde kya covid kikyali kyabulabe
Bya Samuel Ssebuliba,
E kitongole ky’amawanga amagatte ekikola ku byobulamu ki World Health Organisation kirabudde nga ekirwasse kya ssenyiga omukambwe bwekikyali ekyobulabe era nga kikyakosa ebyobulamu munsi yonna.
Akulira ekitongole kinoAddressing Tedros Adhanom agambye nti omutawaana gwa Covid-19 gugasse akazito ku byobulamu ebiri mu kabiga, kale nga kino kiviiriddeko nabafa okweyngera.
Ono alabudde nti ejjengo eppya elya ssenyiga Corono erigenda mu maaso lyanditegeeza nti ssenyiga ono tanatuusa kugenda,kale nga amawanga galina okusigala obulindaala
Abantu 168,000 bebakakwatibwa ssenyiga corona bukyanga abalukawo, 3,600 bebaakafa, songa 100,000 bbo baawona