Amawulire

Poliisi Entebbe ekutte basatu ku byóbubbi

Poliisi Entebbe ekutte basatu ku byóbubbi

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga,

Poliisi mu bitundu by’ Entebe eriko abantu 3 bekutte nga bateberezebwa okuba nga babadde mu lukwe oluteekateeka okubbisa elyanyi nga bakozesa emmundu.

Ayogerera Poliisi mu bitundu bya Kampala n’emililaano Patrick Onyango atubuulidde nti bafunye okumanyisibwa ku lukwe lukubbira ku mundu okuva eri omukuumi wa kampuni y’obwanannyini eya GKO security group ku kitebe ky’amazzi, nga bwewabaddewo ababbi 3 abaabade bategeka obunyanzi.

Bakwate kuliko Onen Can Peter, Samuel Lukori wamu ne Calvin Orio.