Ebyemizannyo
Obululu bw’emipiira gy’ebika
Obululu bwempaka zebika bya’Baganda ezwomwaka guno bukwatidwa olunaku lwa’leero e’Nakivubo.
Mamba Gabunga wamu nebazukulu bamutesasira ebe’Ngo bebagenda okuggulawo ezomwaka guno mukisaawe e’Nakivubo.
Ebika 41 byebikakasizza okwetaba mumpaka zomwaka guno era akakiiko akategesi kalindiride olunaku wakati wa 16th ne 23rd omwezi ogujja Beene bwanasiima okuggulawo emipiira gino.
Haruna Mawanda omu kubateesi teesi ategezezza nga bwebasuubira okukozesa ekisaawe kye’Nakivubo wamu ne Wankulukuku.