Olwali
akomye ku ttaka
Ba kitunzi tebaggwaayo na Bukodyo
Mu ggwanga lya Canada, omusajja akola ssabuuni akozesebwa okusimuula asazeewo okukozesa ssabuuni ono okulongoosa olukuubo w’ayiye emmere n’atandika okugirya
Ravi Dalchand akozesezza ssabuuno amanyiddwa nga Bissell Symphony okulongoosa olukuubo luno
Atuuse n’okukwata omugaati okugusiimuuza suupu abadde wansi n’oluvanyuma n’alya
Abamulabye basamaaliridde nga beebuza omusajja abadde ki, kyokka oluvanyuma abakakasizza nti ssabbuuni gw’akozesezza okulongoosa atta obuwuka era kabadde kakodyo kakumutunda
Kati gwe alina ky’otunda, okozesa kakodyo ki?