Amawulire
Ba Mafia beefuze NSSF
Eyali akulira ekitavvu ky’abakozi Richard Byarugaba ategezezza nga bwewaliwo akakundi k’abamafiya abeesomye okulemesa pulojekiti z’ekitavvu kino.
Bwabade alabbiseeko mu kakiiko ka parliament akalondoola enonga zino, byalugamba agambye nti waliwo banakigwanyzi abataagaliza nkulakulana mu kitavvu kino, nga bano bazze bateekawon obusonga songa kko nokukwata ensi=obi mubuli kikolebwa
Byarugaba ategerezeza ababaka nti olwebyokwerinda kano akabinja tayagala kusooka kukaatuila, wabula nga okusinziira kubanga lyeyamala kubwassenkulu bwekitobngoke kino, yabalaba nga balamezze project ezenjawulo, omuli nokuzimba ekizimbe ekyakasiimo kabakozi nga kino kyali kyabuwumbi 50 bulamba
Wabula kino tekimalidde babakla bano , era ababaaka okubade
Joseph Ssewungu,batabukidde byarugamba nebamutegeeza nti okweyambula omuguwa ebyama abyatule