Ebyobulamu
ekikola ebyuuma kizze
Ebyuuma ebifafaafa mu ddwaliro e Mulago byakulongosebwa kati mu bwangu
Ekitongole ekikola ku ndwadde ezibuna amangu kifunye emmotoka eriko buno byuuma ebikozesebwa mu kulabirira ebyuuma by’eddwaliro.
Akulira ekitongole kino Alex Cotino agamba nti emmotoka eno ebalirirwaamu obukadde 600 yakuyamba mu kulongoosa ebyobulamu kubanga ebyuuma bija kuba bikola bulungi
Yye akulira ekkolero lye Wabigalo central maintenance Eng. Sam Wanda agamba nti babadde babonaboona okuddabiriza ebyuuma n’okubirabirira nga kino kyakubayambako n’okukendeeza ku nsimbi zebasaasanya