Amawulire
Buwama awuumye
Ssabasaja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Muteebi 11 mutaka mu ssaza lye Mawokota mu kibuga Buwama okukuza emikolo gy’abavubuka mu Buganda.
Omutanda eyaniriziddwa Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, minisita w’abavubuka Herny Kiberu Ssekabembe, abakulembeze ba’amadiini, abakulembeze ba district ye Mpigi, wamu n’abantu abalala.
Entiko ey’emikolo gyonna ebadde ku kisaawe kya Arch- Bishop Kasujja mu Kibuga Buwama wansi w’omulwama ogugamba nti “omuvubuka omulamu ate nga mukozi yenamuziga yenkulakulanga mu Buganda”.
Emikolo gy’abavubuka mu Buganda gyimzze Sabiti namba era ng’emirmu mingi egyikoleddwa omuli n’okugema abaana , okukubera akawuka ka Sirmu naddala ku mwalo e Ggolo.