Olwali
Agattiddwa n’embwa
Omukyala enzaalwa ya Bungereza asazeewo okugattibwa mu bufumbo obutukuvu n’embwa ye.
Amanda Rogers afumbiddwa embwa ye gyebayita sheba ku mukolo makeke ogubadde mu ggwanga lya Croatia
Omuwala ono agambye nti embwa ye temuvangamu yadde olunaku olumu kale nga ky’avudde asalawo basibe empeta