Skip to content Skip to footer

Abakyala batabuse ku butambi

mweruka

Abalwanirira eddembe ly’abakyala bavumiridde eky’okubunyisa obutambi ku mikutu gya yintaneti

Akulira ekibiina kya FIDA Irene Ovongi Odida agamba nti ebikolwa nga bino bigendereddwaamu kuwewula bakyala n’okubasiiga enziro

Ovongi agamba nti abantu abatambuza obutambi buno balina okukwatibwa ate era bavunaanibwe okusindika eky’okuyiga eria bakikola

Ono asabye abakozesa obutapapiriza kugoba bakyala balabikira mu butambi buno kubanga tebaba na musango.

Kino kiddiridde okufulumya obutambi bwa munnamawulire Sanyu Mweruka nga yerigomba n’omusajja agambibwa okubeera Ongom Kizito amanyiddwa ennyo nga kasumaali.

Ongom ono nno wetwogerera ng’akwatiddwa poliisi ye Katwe gyakumiibwa nga bw’asoyebwa ebibuuzo ku nsonga eyamuviiridde okufulumya akatambi ka Mweruka

Leave a comment

0.0/5