Amawulire
Ow’amagulu ataano azzeemu okulwaala
Omwana omulenzi eyazaalibwa n’amagulu ataano akomezeddwaawo mu ddwaliro e Mulago nga kigambibwa okuba nti alina Ania
Omwana ono yalongoosebwa e Mulago omwaka oguwedde era ng’embeera ye tebadde mbi okutuuka lw’alwadde
Taata wa Boniface Okongo kati agumbye ku ddwaliro lye Mulago ng’agamba nti takyalina kantu konna olw’amwana ono amulidde nga yatuuka n’okutunda ettaka