Olwali

Omusajja akojobye mu lifuti

Ali Mivule

July 8th, 2013

No comments

Man urinates

Mu bungereza Omusajja kagwensonyi ayingidde lift najifuula ekyoloni.

Kamera ziraze  kagwensonyi ono nga ayingira lift awalindirwa train, nakola susu omulundi ogusooka, oluvanyuma neyeyambulamu engoye zonna era naddamu.

Okumanya oli ajooga engoye zeyazze nazo yazigyemu olwo nayambala endala noluvanyuma naddamu ekikolwa kyekimu.

Police etegeezezza nti ekbikolwa nga bino tebikirizibwa era ono waakunoonyerezebwako noluvanyuma avunaanibwe.