Ebyobulamu
Amaaso ogafaako ddi
Amaaso kintu kikulu ku mibiri gyaffe naye abantu batono abagafaako ekiri awo
Omusawo mu ddwaliro lye Kibuli Muhammod Elgazar agamba nti omunti yandibadde agera akaseera n’atwaala amaaso ge okukeberebwa okwewala embeera okusajjuka nga tegakyasobola kukolebwaako
Ono agamba nti era amaaso kabonero akayinza n’okusonga ku ndwadde endala kale nga galina okuba amalamu
A sabye abantu okulya obulungi okukuuma amaaso gaabwe nga malamu