Amawulire
Omusajja asse mukazi we
Poliisi e Kira ekutte omusajja agambibwa okutta mukyala we nga nabe ava ku kaboozi
Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango agambye nti Yazid Kayemba akkirizza nga bw’akubye mukyala we ebikonde ku mutwe n’agwa ku ttaka era ekiddiridde kufa
Abafumbo bano babadde n’omwana ono kyokka nga mu kiro basibudde olutalo olwavuddemu enjega eno
Omulambo gw’omugenzi gutwaliddwa mu ddwlairo e Mulago.