Amawulire
Bi Tuleera bitomeraganye
Bi tuleera bina bikonaganye nebireka omuntu omu nga mukalu wajjo
Akabenje kano kabaddi Namataba ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja
Akabenje kano kigambibwa okuba nga kavudde ku dereeva wa ki tuleera abadde akyuusa omupiira gwe mu kkubo okukoonwa ki tuleera ekirala
Atwala poliisi ekola ku ntambula y’ebidduka e Namataba Andrew Iwumbwe omugenzi ategerekese nga Joseph Mukasa owe Kyotera