Ebyobusuubuzi
Baasi za kampala coach zakutundibwa
Aba kkampuni ya baasi eya Kampala coaches ezzeemu okulabulwa ku kusasula ensimbi ezigyibanjibwa
Ssabiiti ewedde ab’ekitongole ekiwooza babow abaasi zonna eza kampala coaches lwa bbanja eliweza obuwumbi 2 n’ekitundu/
Ensimbi zino zaggya zeetuma okuva mu mwaka gwa 2007
Abawooza bagamba nti basuubira kkampuni eno okusasula wiiki eno oba ssi kkyo bakutunda baasi zaabwe munaana
Omukungu mu URA, Sarah Banage agamba nti baasi zino ssizakudda ku kubo nga tebasasuddwa
Baasi ba pioneer nazo zaboyebwa mu ngeri yeemu