Olwali
Kasiru ayogedde
Omwana omuwala ow’emyaka esatu eyagaana okwogera nga bulijjo kasiru ayogedde ekigambo ekisoose mu bulamu bwe.
Manyi bangi bebuuza atya naye ng’ekyewunyisa nti omwana ono ekimwogezza bya kulya
Omwana ono babadde bamuwa olububi lw’amata muyite cheese okumala akabanga era babadde awo n’avaamu ekigambo
Abasawo baali bamwekebejja nebategeeza nga bweyali alina buzibu ku bwongo kyokka nyina wakati mu ssanyu agambye nti kimwewunyisiza okuwulira muwala we ono ng’amuyita nti Maama