Amawulire
Eby’okwerinda gulugulu
Poliisi egenda kuyiibwa ku lubiri e mengo ng’ebikujjuko by’amatikkira bikuuba koodi
Ku lw’okusatu lwa ssabiiti eno ssabasajja lw’aweza emyaka 20 bukyanga atuuzibwa ku namulondo kyokka ng’emikolo gyayongezeddwaayo okutuusa ku lunaku lw’omukaaga
Ssabasajja olunaku lw’enkya lw’agenda okusimba emiti ku luguudo lwa Kabaka anjagala nga tannaggulawo mwoleso ku lunaku lw’okusatu
Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Idi Ssenkumbi agamba nti bagenda kuyiwa abasirikale 2000 abali mu leeya ne unifoomu okukuuma eirembe