
Omukulembeze w’eggwanga lya Tanzania omuggya John MAgufulu yegasse ku bati mu kibuga Daresalam okukola bulungi bwa nsi
Ono alabiddwa ng’ayoola kasasiro okuva ku nguudo ezetoolodde amaka ge
Kinajjukirwa nti ono yawera eby’okwonoona ensimbi mu kukuza ameefuga g’eggwanga nga kati olunaku lwafuulibwa lwa bulungi bwansi.
Ono asabye abantu okwegattako nga balongoosa ebitundu gyebali okufuba okulaba nti tewabaawo ndwadde zeewalika